TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Agezesezza emmotoka gy'akoledde emyezi 6 n'asasamaza ab'e Masanafu

Agezesezza emmotoka gy'akoledde emyezi 6 n'asasamaza ab'e Masanafu

Added 14th March 2017

Agezesezza emmotoka gy'akoledde emyezi 6 n'asasamaza ab'e Masanafu

 Omuvubuka Kyeyune (wakati) ng'agezesa mmotoka gye yakoze. EBIFAANANYI BYA ABDUL MUWONGE

Omuvubuka Kyeyune (wakati) ng'agezesa mmotoka gye yakoze. EBIFAANANYI BYA ABDUL MUWONGE

Omuvubuka agezesezza emmotoka gye yayiiyizza n'asasamaza abatuuze b'e Masanafu

Paul Kyeyune, omutuuze e Manafu y'akoze emmotoka ekika kya 'jiipu' gy'amaze emyezi mukaaga ng'ayiiyizaako kano na kali.

Ono olwaleero asabuukuludde mmotoka eno gy'atuumye amannya ge ' Kyeyune' n'agissa ku luguudo okugigezesa kyokka obwedda buli w'ayita ng'aleka abatuuze bawuniikiridde n'okumutenda obuyiiya.

Asoose kugyetoolooza Masanafu, wuuyo ku Northern Bypass okutuuka ku katale k'e Busega era bakira abantu bayaayaana nga buli omu ayagala waakiri agituulemuuko awulire bw'evuuma, bw'etambula, bw'erinnya olusozi, bw'ekkirira, mpozzi n'okulaba bw'efanaana munda!.

Abatuuze batenderezza obukugu n'obuyiiya bw'ayolesezza ng'akola 'jiipu' ne basaba Gavumenti okuvangayo eyambe abantu nga Kyeyune okutumbula ebitone byabwe ng'ebateekaamu ensimbi.

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...