TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Omubaka Kato Lubwama bamufuumudde mu Royal Theatre lwa bbanja lya bukadde 200

Omubaka Kato Lubwama bamufuumudde mu Royal Theatre lwa bbanja lya bukadde 200

Added 11th April 2017

Omubaka wa Lubaga South Kato Lubwama afuumuddwa mu kizimbe kw'abadde yateeka Royal Theatre lwa bbanja lya bukadde 200.

 Abaserikale abayiiriddwa ku Royal Theartre nga basengula Kato Lubwama. EBIFAANANYI BYA JOSEPH MAKUMBI

Abaserikale abayiiriddwa ku Royal Theartre nga basengula Kato Lubwama. EBIFAANANYI BYA JOSEPH MAKUMBI

Omubaka wa  Lubaga  South Kato  Lubwama  afuumuddwa mu kizimbe kw'abadde yateeka  Royal Theatre lwa  bbanja  lya bukadde 200.

Haji  Twaha  Gwaivu , nnanyini Tagy  Hotel ku  Martin Road nga ye mugagga w'ekizimbe Lubwama  kw'abadde apangisa  ategeezezza nti gibadde giweze  emyaka  5 nga  tamukombya  wadde  omunwe  gw'e nnusu!

Agaseeko nti  ebbanga lyonna  omusango  gubadde  mu  kkooti era omuwandiisi wa  kkooti Enkulu,  Muse  Musimbi  nga  March 22 yawadde ekiragiro Kato  Lubwama  okwamuka ekizimbe era bawannyondo ba  kkampuniya ya Obbo Johnson enkya ya leero ku Lwokubiri nga bakuumibwa poliisi ya  Kamplamukadde bakedde kumukasukira bintu bweru.

Kato  Lubwama  talabiseeko nga  ebintu bye bikasukibwa ebweru yadde  okuweereza looya we.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh ng'annyonnyola okutalaka mu Busiraamu.

▶️ TAASA AMAKAGO: OKUTALA...

TAASA AMAKAGO: OKUTALAKA MU BUSIRAAMU KYE KI?

Lumbuye Nsubuga mmeeya wa Makindye Ssaabagabo (ku kkono), minisita Magyezi ne  Mbabazi RDC wa Wakiso nga balaga sitampu z’ebyalo ezaatongozeddwa.

▶️ Gavumenti etongozza si...

GAVUMENTI entongozza sitampu z'ebyalo, minisita wa Gavumenti ezeebitundu Raphael Magyezi n'alabula abakulembeze...

Owa LDU, Emmanuel Ogema (ku kkono), David Owiri (amuddiridde), Vincent Olenge ne Jakis Okot (ku ddyo) abaakwatiddwa.

▶️ Owa LDU bamukwatidde mu...

OMUJAASI wa LDU bamukwatidde mu kibinja ky'abakukusa amasanga n'ebitundu by'ensolo z'omu nsiko eby'omuwendo. ...

Papira (ku kkono), Acieng, Kobugabe ne Isaac Mukasa, akulira engule za Fortebet Real Star Monthly Awards. Mu katono ye Komakech.

Owa Hippos ajja kusinga Ony...

FLORENCE Acieng, nnyina wa ggoolokipa wa Hippos (ttiimu y'eggwanga ey'abali wansi w'emyaka 20), agambye nti mutabani...

Minisita Kitutu

Gavumenti yaakuwa abantu 30...

GAVUMENTI eyanjudde enteekateeka okuddamu okugabira amaka 300,000 mu byalo amasannyalaze okutandika ku Mmande ya...