TOP

Enguudo baziwadde obuwumbi 4,631

Added 8th June 2017

Gavumenti eyongedde okuwa Minisitule ey’ebyenguudo omutemwa ogusinga obunene mu bajeti nga bwe kibadde mu myaka egiyise.

Gavumenti eyongedde okuwa Minisitule ey’ebyenguudo omutemwa ogusinga obunene mu bajeti nga bwe kibadde mu myaka egiyise.

Bino byakutwala obuwumbi 4,631 n’obukadde 200 (ebitundu 21 ku 100). Ssente ezo zigenda kugabanyizibwa bwe ziti;

 Ekitongole ky’ebyenguudo (UNRA) kigenda kutwala obuwumbi 3,800.

Ensawo ya Gavumenti ey’ebyenguudo yaakutwala obuwumbi 417 n’obukadde 413

Enguudo z’omu Kampala ezikolebwako KCCA zigenda kutwalako obuwumbi 95 n’obukadde 605.

 Enguudo ez’omu disitulikiti ezikolebwa Gavumenti ezeebitundu zitwale obuwumbi 22 n’obukadde 840.

 Ekitebe kya Minisitule y’ebyenguudo kigenda kutwala obuwumbi 528 n’obukadde 942

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...