TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Bakansala bawagidde Beti Kamya ku nnongoosereza ya KCCA

Bakansala bawagidde Beti Kamya ku nnongoosereza ya KCCA

Added 5th July 2017

BAKANSALA b’amagombolola ga Kampala balaze minisita, Beti Kamya obuwagizi bwe balina ku nsonga y’okukola ennongoosereza mu tteeka lya KCCA erirambika obukulembeze bwa KCCA n’enzirukanya y’emirimu gy’ekitongole.

Beti Kamya

Beti Kamya

BAKANSALA b’amagombolola ga Kampala balaze minisita, Beti Kamya obuwagizi bwe balina ku nsonga y’okukola ennongoosereza mu tteeka  lya  KCCA erirambika obukulembeze bwa KCCA n’enzirukanya y’emirimu gy’ekitongole.

Bakansala abeegattira mu kibiina kya Kampala Urban Concillor’s Forum, ekigatta bakansala abali mu miruka egy’enjawulo mu munisipaali ttaano ezikola disitulikiti Kampala be baalaze obuwagizi bwabwe eri Kamya olw’etteeka erigenda okubawa obuyinza okwerondera loodi meeya, okuddiza bakansala ba munisipaali obuyinza okwekolera ku nsonga zaabwe, okulonda ekifo kya sipiika n’omumyuka we mu kkanso n’okuteeka bakansala b’abakadde mu tteeka erifuga KCCA.

Bakansala baakulembeddwa Mustafa Kiyimba (akkikirira omuluka gwe Salaama), baategeezezza nga bwe bali emabega wa minisita Kamya ku nnongoosereza ku tteeka erifuga Kampala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Akabenje katuze 4 e Mbarara...

Abantu bana be bakakasiddwa okufiira mu kabenje akawungeezi kw'olwaleero ku kabuga k'e Rugando mu luguudo lwa Mbarara-Ntungamo...

Nakitto maama wa Amos Ssegawa (mu katono) eyattibwa.

Gavumenti etuliyirire obuwu...

BAZADDE b'abaana abattibwa bagamba nti ekya Museveni okubaliyirira si kibi bakirindiridde naye alina okukimaanya...

Ssendagire omu ku baakubwa amasasi n'afa.

Famire z'abattiddwa mu kwek...

PULEZIDENTI Museveni yayogedde eri eggwanga ku kwekalakaasa okwaliwo nga November 18 ne 19 nga kwaddirira okukwata...

Pulezidenti Museveni ng'alamusa ku bantu be.

Pulezidenti akunze aba NRM ...

Pulezidenti Museveni ayingide mu bitundu by'e Busoga olwaleero mu kukuba kampeyini ze ezobwapulezidenti . Mu...

Abakuumaddembe nga batwala omulambo gw'omukazi eyattiddwa.

Ab'e Nansana beeraliikirivu...

Abatuuze b'e Nansana beeraliikirivu olw'abantu abazze bawambibwa ate oluvannyuma ne basanga nga battiddwa mu bukambwe....