TOP
  • Home
  • Amawulire
  • BUKEDDE W'OLWOKUBIRI AKULEETEDDE BINO BY'OTOSAANA KUNYUMIZIBWA

BUKEDDE W'OLWOKUBIRI AKULEETEDDE BINO BY'OTOSAANA KUNYUMIZIBWA

Added 25th July 2017

Omuyimbi Desire afulumizza ebifaananyi eby’akabi ng’agamba nti kati akola bimunyumira, tayagala kumanya bigambo bya bantu.

BUKEDDE W’OLWOKUBIRI AKULEETEDDE BINO BY’OTOSAANA KUNYUMIZIBWA

Omuyimbi Desire afulumizza ebifaananyi eby’akabi ng’agamba  nti kati akola bimunyumira.

Abasuubuzi bakaabidde mu kakiiko k’ebyettaka nga bawa obujulizi ku ngeri gye babbibwako ekifo we baali bakolera.

Mulimu Major mu magye gwe bakwatidde mu lukwe lw’okunyaga supermarket. Byonna mu Bukedde w’Olwokubiri,

Ssenga akulaga ebiwaliriza abasajja okulya ekyeggulo awalala, awaka ne bazza mukkuto.

Mu Byemizannyo: Omutendesi Micho yeeremye okukkaanya ne FUFA ku by’okusigala ng’atendeka Cranes. Tukulaze byonna ebyabadde mu kafubo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...