TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Vipers ento ewuttudde Mbarara 4-0 omutendesi n'awaga

Vipers ento ewuttudde Mbarara 4-0 omutendesi n'awaga

Added 30th November 2017

TTIIMU ya Vipers ento eyongedde okukakasa nga bw'eyagla ekikopo kya liigi y’abali wansi w’emyaka 18 eya Fufa junior League bw’etandise okukuba ezimu ku tiimu zi kirimaanyi.

BYA JOSEPH ZZIWA

Vipers  SC4-0 Mbarara City

TTIIMU ya Vipers ento eyongedde okukakasa nga bw'eyagla ekikopo kya liigi y’abali wansi w’emyaka 18 eya Fufa junior League bw’etandise okukuba ezimu ku tiimu zi kirimaanyi.

Eno mu mipiira esatu egisembyeyo eguddeko  amaliri ga 1-1 ne Soana, n'ekuba Bright Stars 6-1 so nga eggulo yakyazizza Mbarara City n'egiwuttula 4-0 ezaateebeddwa Sulayiman Mpanga ne Moses Bakkabulindi.

Obuwanguzi bwawadde omutendesi Paul Ssali amaanyi n'awaga nti abatannazannya Vipers beesibe bbiri!.

Vipers yasenvudde n'edda ky’okubiri n’obubonero 18 wansi wa Masavu ekulembedde ekimeeza n'obubonero 20 nga Villa y’esembye n’obubonero 4 n’eddiriwa Express 6.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...

Ssaabawandiisi w'ekibiina kya Nrm Justine Kasule Lumumba ng'ayogera mu lukung'aana lwa NRM

Aba NRM bawagidde enkola y'...

EKIBIINA kya NRM kiwagidde enteekateeka y’akakiiko k’ebyokulonda ey’okuwera enkungaana mu kampeyini z’akalulu ka...

Bannakalungu mudduke abatab...

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde...