
Abatemu batadde omuwala ku ssimu ne bamutta nga bazadde be bawulira. Waliwo Paasita akwatiddwa okubeera mu lukwe.
Mulimu abayiseeko mu Flying Squad eyayimiriziddwa nga balojja ebikolwa eby’obukambwe ebibadde bibakolwako.
Kompyuta okubadde obujulizi ku Magara ne Kaweesi bazibbye.
Mu Asiika Obulamu: Abakugu bakuwa ebintu 15 by’olina okukyusa okwewala kkolera asitudde enkundi. Byonna mu Bukedde w’Olwokuna.
Mu Byemizannyo: Omutendesi Jose Mourinho alaze engeri obulwadde bwa Sir Alex Ferguson gye bulese enkambi ya ManU.