TOP
  • Home
  • Ageggwanga
  • Amuriat asudde Winnie Kizza ku ky'akulira oludda oluvuganya Gav't

Amuriat asudde Winnie Kizza ku ky'akulira oludda oluvuganya Gav't

Added 3rd August 2018

Asudde Winnie Kiiza ku kifo ky'akulira oludda oluvuganya gavumenti n'amusikiza Betty Aol Ochan (omubaka akiikirira munisipaali ya Gulu mu Palamenti).

 Winnie Kiiza

Winnie Kiiza

Pulezidenti wa FDC, Ying. Patrick Oboi Amuriat akoze enkyukakyuka sinziggu mu kibiina!

Asudde Winnie Kiiza ku kifo ky'akulira oludda oluvuganya gavumenti n'amusikiza Betty Aol Ochan (omubaka akiikirira munisipaali ya Gulu mu Palamenti).

Mubarak Munyagwa ne Moses Kasibante nabo balidde! Amuriat ategeezezza nti enkyukakyuka zonna zitandikiddewo okukola.

Wammanga z'enkyukakyuka;

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaleppuka n'ogwokulya mu n...

KKOOTI yamagye e Makindye yejjeerezza abajaasi bataano ababadde bavunaanibwa okukola olukwe okuvuunika gavument...

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...