TOP

Abakadde baswazizza abavubuka

Added 9th January 2013

BAMUZEEYI b'e Bombo balaze abavubuka ba Sigino FC nti bakyalina ggaasi asamba omupiira, bwe baabakubye ne basitukira mu kikopo kya Sembatya Cup ekibadde kiyindira e Bombo.

EX-International 2 (9) 2 (7) Sigino

BAMUZEEYI  b'e Bombo  balaze abavubuka  ba Sigino FC nti bakyalina  ggaasi asamba omupiira, bwe baabakubye ne basitukira mu kikopo kya Sembatya Cup  ekibadde kiyindira e Bombo. 

Eddakiika 90 zaaweddeko nga balina ggoolo 2-2, era bwe baagenze mu peneti bamuzeeyi abaabadde mu ttiimu ya Ex- International, batebye  9-7 ne batwala ekikopo. Kiraabu 20 ze zibadde zivuganya mu  kikopo kino.

Abakadde baswazizza abavubuka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.