TOP

Bobi Wine akomyewo n'ayuuguumya Kampala

Added 5th October 2011

SSEBO ku kya Pulezido twagala ogatteko ekitiibwa ky’Obwassaalongo... Bwe batyo abamu ku bawagizi ba Bobi Wine abaamulindiridde ku luguudo okuva e Ntebe bwe baasaakaanyizza.

SSEBO ku kya Pulezido twagala ogatteko ekitiibwa ky’Obwassaalongo... Bwe batyo abamu ku bawagizi ba Bobi Wine abaamulindiridde ku luguudo okuva e Ntebe bwe baasaakaanyizza.

Bobi Wine n’omugole we Barbie Itungo baakomyewo eggulo ku Lwokubiri oluvannyuma lw’okumala omwezi mulamba mu Amerika mu hanemuunu.

Baayaniriziddwa abawagizi bangi ne bayisa ebivvulu mu Kampala. Baabadde mu luseregende lwa mmotoka 15 gattako ddigi nga zikulembeddwaamu poliisi.

Bwe baatuuse ku ParkYard, bbampa ya mmotoka ya Bobi Wine ey’ebbeeyi Escalade n’ebuukako abayaaye ne bagiyombera. Kyokka poliisi yeezoobye nabo n’egibasuuza. Bobi Wine atongoza ku Lwakutaano olutambi lwe ‘Butyampa’ ku Africana.

Bobi Wine akomyewo n’ayuuguumya Kampala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bannyabo

▶️ BANNYABO: Ani anenyezeb...

▶️  BANNYABO: Ani anenyezebwa amaka bwe gafa?

Ekisula

▶️ BEERA MULAMU; Tukuleeted...

▶️ BEERA MULAMU; Tukuleetedde omugaso gw'omunnyu gw'ekisula.

Safinah Kwikiriza ng'alaga okugulu okumuluma.

Asaba buyambi bamulongoose ...

OMUWALA ow'emyaka 19 eyalwala ekizimba ku kugulu okwakkono ne bakwokya nga  kutanye  ate ne kuvunda alaajanira...

Pulezidenti Museveni ng'alambuza Akon ne mukazi we ente ze.

Omuyimbi Akon alambudde ffa...

Omuyimbi Akon ne mukyala we Rozina bakyanyumirwa bulamu mu ggwanga lyaffe liyite ‘Ekkula lya Africa''. Oluvannyuma...

Polof. Samuel Kyamanywa ne Paul Mwambu nga bakebera ku lumonde ono. Ekifaananyi kya Agnes Nantambi.

Bazudde ekika kya lumonde o...

Aba Makerere University bakoze akuuma akakebera akawuka akalya lumonde ne bazuula ne kika kya lumonde ali ku ttunzi ...