TOP

Alabudde aba S4 ne S6 ku siriimu

Added 7th October 2011

OMUBAKA wa Makindye East, John Ssimbwa alabudde abayizi ba S4 ne S6 abagenda okukola ebibuuzo okwerinda ebikemo ebiboolekedde omuli okuganzibwa ba sugadadi babasiige siriimu.

OMUBAKA wa Makindye East, John Ssimbwa alabudde abayizi ba S4 ne S6 abagenda okukola ebibuuzo okwerinda ebikemo ebiboolekedde omuli okuganzibwa ba sugadadi babasiige siriimu. 

Ssimbwa yagambye nti abayizi bano balina okusoomoozebwa kunene nga bayingira mu matendekero aga waggulu n’abasaba okuba abeegendereza.

Yabadde mugenyi mukulu ku kabaga abakulira essomero lya St. Janan Luwum SSS e Kikubamutwe-Kabalagala ke baabakoledde aba S4 ne S6 okubasiibula nga beetegekera okutuula ebibuuzo ebyakamalirizo.

Alabudde aba S4 ne S6 ku siriimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengoozi ng'alaga tayiro z'akola.

Okukola tayiro okuva mu bis...

“ Nze nabonaabona n'okunoonya emirimu nga n'akamala yunivasitte, kyokka olw’okuba nali nfunye obukugu mu kukola...

Christopher Kasozi ng'awa ebyennyanja emmere.

Abalunzi b'eby'ennyanja bal...

ABALUNZI b’ebyennyanja ku mwalo gw’e Masese e Jinja abeegattira mu kibiina kya ‘’Masese Cage Fish Farmers Co-operative...

Looya wa Ssempala yeekandaz...

LOOYA wa Isaac Ssempala, bba w’omubaka Naggayi Ssempala yeekandazze n’abooluganda ne bava mu kkooti looya bw’alemereddwa...

KCCA ekutte abatundira ku n...

ABASERIKALE ba KCCA bakoze ekikwekweto  mwe bakwatidde abatembeeyi n’abatundira ebintu ku nguudo n’okubowa emu...

Omulangira Ssimbwa

Enfa y'Omulangira Ssimbwa e...

OKUFA kw’Omulangira Arnold Ssimbwa Ssekamanya kuleesewo ebibuuzo nkumu ebirese nga biyuzizzayuzizza mu Balangira...