TOP

Ab'e Namagunga bajaguzza emyaka 75

Added 8th October 2011

ESSOMERO lya St Theresa Primary School - Namagunga lyajaguzza okuweza emyaka 75.

ESSOMERO lya St Theresa Primary School - Namagunga  lyajaguzza okuweza emyaka 75.

Ku mukolo, baasonze n’ensimbi z’okumaliriza ekizimbe ekinene omunaatuuzibwanga enkiiko z’abazadde n’okukikozesa okuggyamu ensimbi.

Pulezidenti Museveni yakiikiriddwa Minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo Alupo Jessica  eyeetisse obubaka bwe mu bbaasa bwa bukadde 10.  

Alupo yeebazizza abakulira essomero okukuuma ekitiibwa kyalyo n’omusingi gw’eddiini kwe lyatandikira.

Ababiikira ba  Little Sisters of St. Francis abaatandika essomero lino nabo baakiikiriddwa ku mukolo guno.
 

Ab’e Namagunga bajaguzza emyaka 75

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bannyabo

▶️ BANNYABO: Ani anenyezeb...

▶️  BANNYABO: Ani anenyezebwa amaka bwe gafa?

Ekisula

▶️ BEERA MULAMU; Tukuleeted...

▶️ BEERA MULAMU; Tukuleetedde omugaso gw'omunnyu gw'ekisula.

Safinah Kwikiriza ng'alaga okugulu okumuluma.

Asaba buyambi bamulongoose ...

OMUWALA ow'emyaka 19 eyalwala ekizimba ku kugulu okwakkono ne bakwokya nga  kutanye  ate ne kuvunda alaajanira...

Pulezidenti Museveni ng'alambuza Akon ne mukazi we ente ze.

Omuyimbi Akon alambudde ffa...

Omuyimbi Akon ne mukyala we Rozina bakyanyumirwa bulamu mu ggwanga lyaffe liyite ‘Ekkula lya Africa''. Oluvannyuma...

Polof. Samuel Kyamanywa ne Paul Mwambu nga bakebera ku lumonde ono. Ekifaananyi kya Agnes Nantambi.

Bazudde ekika kya lumonde o...

Aba Makerere University bakoze akuuma akakebera akawuka akalya lumonde ne bazuula ne kika kya lumonde ali ku ttunzi ...