TOP

Abagambibwa okubba bodaboda bakwate

Added 28th October 2011

Abasajja babiri abagambibwa okuba ababbi ba bodaboda poliisi ebataasizza ku batuuze ababadde baagala okubookya

Abasajja babiri abagambibwa okuba ababbi ba  bodaboda poliisi ebataasizza ku batuuze ababadde baagala okubookya .

Poliisi yawaliriziddwa okukuba amasasi mu bbanga  okutaasa  Sunday  Mapheri nga ddereeva wa takisi  e Kabembe Mukono  ne  Ayira Lukwago  abaakwatiddwa abatuuze b’e Kabembe ne babasibira mu ffumbiro lya ssentebe w’ekyalo  Hajj Aramanzaani  Gasane obwedda gye baagala okubasikambula . babeekolereko. 

Okubakwata kyaddiridde munnaabwe   Robert  Nkugwa kati ali mu kkomera e Kawuga okulonkoma nti bwe baakola olukwe ne babba pikipiki nnamba  UDS O73F eyali evugibwa Abass Bukenya.

Baatwaliddwa ku poliisi.
 

Abagambibwa okubba bodaboda bakwate

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulabirizi  Bukomeko (ku ddyo), omulabirizi Wilson Mutebi, Minisita Nabakooba neKatuukiro wa Busoga, Joseph Muvawala.

Dr. Bukomeko ajaguzza omwak...

Omulabirizi wa Mityana, Dr. James Bukomeko alangiridde enkola, ey'okutandikawo ebintu ebivaamu ensimbi n'agamba...

Abakulembeze ba Rwampara ku mukolo.

Balaze ebiyinza okuvaako ab...

AKULIRA ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Rwampara, Muky. Kelen Tukamuhirwe ategeezezza nti ng'abayizi beetegeka...

Kkwiini ow'emyaka 94  ne bba Philip 99.

Ebintu 8 Kkwiini wa Bungere...

KKWIINI Elizabeth yagattibwa n'Omulangira Philip (mu kiseera kino ali ku ndiri mu ddwaaliro) nga November 20, 1947...

Fr. Anthony Kakumba Mwanje mu Mmisa eggulo.

'Mweyambise ekisiibo mudde ...

BWANNAMUKULU w'ekigo ky'e Kitovu  Fr. Anthony Kakumba Mwanje awabudde Abakristu ababadde beesambye Omukama olw'okwetaba...

Omulabirizi Kityo Luwalira ng'asaba eggulo mu Kkanisa ya St. Apollo Kivebulaaya  e Bukondo.

Mudde eri Katonda kubanga l...

OMULABIRIZI w'e Namirembe, Wilberforce Kityo Luwalira  akuutidde Abakulisitaayo okudda eri Katonda kubanga ly'ekkubo...