
SSAABALABIRIZI w’ekkanisa ya Uganda, era nga ye Cansala wa yunivasite y’Obukulisitaayo e Mukono, Henry Luke Orombi atikkidde abayizi 1,534 abaamalirizza emisomo gyabwe, n’abakuutira okuyambanga bakadde baabwe abaabaweeredde, n’okubeera ab’amazima ku mirimu gye bagenda okukola.
Yunivasite y’e Mukono etikkidde 1,500