TOP

Bakutte abagambibwa okutigomya Kabowa

Added 10th January 2012

ABAKULIRA ebyokwerinda mu muluka gw’e Kabowa baakwataganye n’e ofiisi ya RDC we Lubaga ne bakola ekikwekweto mwe baayooledde abavubuka bana abagambibwa okwenyigira mu bumenyi bw’amateeka.

ABAKULIRA ebyokwerinda mu muluka gw’e Kabowa baakwataganye n’e ofiisi ya RDC we Lubaga ne bakola ekikwekweto mwe baayooledde abavubuka bana abagambibwa okwenyigira mu bumenyi bw’amateeka.

Ekikwekweto kino kyaddiridde abatuuze b’omu zooni okuli eya Nakayiza, Kironde  ebisangibwa mu Kabowa ne Nsiike I ekisangibwa mu Ndeeba okwemulugunya ng’obumenyi bw’amateeka bwe bukudde ejjembe mu bitundu byabwe nga businze kwenyigiramu bavubuka.

Abaakwatiddwa kuliko; Zakala Kulyanyinji, James Balikuddembe, Ivan Mukwaya ne Kawooya Mukasa nga baasangiddwa n’ebyuma ebigambibwa okweyambisibwa mu kumenya amayumba.
 

Bakutte abagambibwa okutigomya Kabowa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emiranga n'ebiwoobe bisaani...

Emiranga n'ebiwoobe bisaanikidde ekkanisa y'omusumba Yiga eyavudde mu bulamu bw'ensi. ...

Bushira ng’akyali ne Dr. Ssebunnya. Ku ddyo, Kamya yasibye Bushira empeta ya nkusibiddaawo.

Bba wa Rema gwe yaleka afun...

OMUWALA Dr. Hamza Ssebunnya bba w’omuyimbi Rema Namakula gwe yalekawo ayanjudde omusajja omulala ne bamusoomooza...

Daddy Andre eyayanjuddwa Nina Rose. Ku ddyo ye muyimbi Katatumba

Angella Katatumba ali mu ki...

OMUYIMBI Angella Katatumba ali mu kiyongobero olwa muyimbi munne Nina Rose okutwala muninkini we, Daddy Andre n’amwanjula...

Abaserikale nga bakunya omusajja eyabadde n'emmundu.

Bamukutte n'emmundu mu luki...

POLIISI ekutte omusajja eyabadde n’abawagizi ba Joe Biden n’emmundu ejjudde amasasi okumpi n’olukuggaana lwa Pulezidenti...

Dokita ng'agema omwana polio.

Polio taggwangayo - Dokita

GAVUMENTI erabudde Bannayuganda ku bulwadde bwa polio ne balagirwa obutabugayaalirira bayongere okutwala abaana...