TOP

Poliisi emuwonyezza ku babazzi b'e Nsambya

Added 8th April 2012

POLIISI y’e Nsambya ewonyezza omusajja okugajambulwa ababazzi olw’okwekobaana n’omugagga abagobe mu kifo we bakolera.

POLIISI y’e Nsambya   ewonyezza  omusajja okugajambulwa ababazzi  olw’okwekobaana n’omugagga abagobe mu kifo we bakolera.

Bashiri Mukwasi, poliisi gwe yawonyezza okugajambulwa  bwe yagenze  e Nsambya awabajjirwa n’ategeeza ababazzi nti balina okwamuka ekifo kino  mu bwangu   kuba waliwo eyagulawo.

Yabadde n’omukazi  eyategeerekese nga Mayi Seera  nga kigambibwa nti ono yeyagula ekifo kino.

Ettaka lino kigambibwa nti  lya kitongole ky’eggaali y’omukka kyokka  ababazzi bagamba kyabeewunyisizza Mukwasi n’omukazi  ono okwesowolayo nga bagamba nti balina ekyapa kyalyo.

Poliisi emuwonyezza ku babazzi b’e Nsambya

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...