TOP

Batendese abasawo

Added 10th July 2012

ABASAWO b’e Mulago baasomeddwa ku nkozesa y’ekyuma eky’omulembe ekikebera abakyala abali embuto okukakasa nti omwana ali munda ali mu mbeera nnungi.

ABASAWO b’e Mulago baasomeddwa ku nkozesa y’ekyuma eky’omulembe ekikebera abakyala abali embuto okukakasa nti
omwana ali munda ali mu mbeera nnungi.

Abasawo abasoba mu 60 be baasomeddwa ekitongole kya Image in the World nga bali n’aba kkampuni ya Royal Philips Electronics enkozi y’ekyuma kino nga bakulembeddwaamu Peter Van de Ven ow’ekitongole kya Philips Health Care.

Dr. Kristen DeStiger omukugu mu kukozesa ekyuma kino agamba nti ekyuma kino kyakuyamba okukendeeza abakyala abafa nga bazaala olw’abaana okwekyusa ne balemererwa okubasindika ng’essaawa y’okuzaala etuuse.

Batendese abasawo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.