TOP

Aba Lotale y'e Denmark badduukiridde abayizi

Added 16th July 2012

AKULIRA emirimu mu kitongole ky’obwannakyewa ekya Help Africa, Fred Kitakule akunze abakungu mu Gavumenti ne KCCA bakyaleko mu Katanga balabe ku mbeera embi abantu gye balimu basobole okubadduukirira.

AKULIRA emirimu mu kitongole ky’obwannakyewa ekya Help Africa, Fred Kitakule akunze abakungu mu Gavumenti ne KCCA bakyaleko mu Katanga balabe ku mbeera embi abantu gye balimu basobole okubadduukirira.

Kitakule yabyogedde alambuza Bannalotale ya Aalborg East Rotary Club mu Denmark abaabadde ku bugenyi bwa wiiki nnamba mu Uganda.

Nga bayita mu kibiina kya Help Africa Batonnalotale baweerera abaana mu Katanga, bamulekwa n’abaali ku nguudo mu kibiina kya M-LISADA Orphanage Home e Nsambya.

Abayizi b’essomero lya Muyenga High School ne Kawuku Parents Primary School baabawadde obuyambi omwabadde ebitabo.

Aba Lotale y’e Denmark badduukiridde abayizi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.