TOP

Poliisi y'e Kayunga ebakutte n'obwenyanja obuto

Added 6th June 2014

Poliisi y’e Kayunga ebakutte n’obwenyanja obutoPOLII SI y’e Kayunga ekoze ebikwekweto okufuuza abenyigira mu nvuba embi n’ekwata abasuubuzi abaabadde n’ebyennyanja ebito.

Ebikwekweto bino byatandika wiiki ssatu eziyise nga biyindira mu myalo okuli Misanga, Kawongo, Ntimba, Bweyale ne Kyedikyo ku nnyanja Kyoga. 

Waliwo abasuubuzi b’ebyennyanja okuli Simon Kiguli, Ronald Mugwanya ne Hakimu Kimbugwe abaakwatiddwa bwe baasangiddwa n’obwennyanja obuto.

Baabadde babutambuliza ku mmotoka kabangali era nga baabataayirizza Bbaale ng’ebyenyanja baabadde babitwala mu katale k’e Bwaise

Poliisi y’e Kayunga ebakutte n’obwenyanja obuto

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...