TOP

Besigye akkirzza okwetaba mu kukubaganya ebirowoozo: Yeefukuludde

Added 14th January 2016

Dr. Kizza Besigye yeefukuludde n’ategeeza nti enkya ku Lwokutaato waakwetaba mu kukubaganya ebirowoozo kw’abeesimbyewo ku bwapulezidenti.

Dr. Besigye

Dr. Besigye

Dr. Kizza Besigye yeefukuludde n’ategeeza nti enkya ku Lwokutaato waakwetaba mu kukubaganya ebirowoozo kw’abeesimbyewo ku bwapulezidenti.

Asinzidde gy’ali mu kuwenja akalulu n’ategeeza nti Omulamuzi James Ogola Ssentebe w’olukiiko olutegese okukubaganya ebirowoozo yamutuukiridde n’amutegeeza nti Museveni tannaba kuweereza bbaluwa ntongole ekakasa nti tagenda kubeerawo.

Gye buvuddeko Besigye yategeezezza nga Museveni bw’asazeewo okugaana okwetaba mu kukubaganya ebirowoozo naye talaba nsonga emutwalayo kubanga Museveni ye mutwe omukulu.

Okukubaganya ebirowoozo kuwomeddwAamu omutwe ekibiina ekigatta enzikiriza ekya Inter Religious Council Uganda, kugenda kubeera ku Serena Hotel enkya ku Lwokutaano.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...