TOP
  • Home
  • Agawano
  • 'Bandoga obutazaala kye nvudde nziba omwana'

'Bandoga obutazaala kye nvudde nziba omwana'

Added 18th May 2016

OMUWALA Samalie Mutesi, 20, olumukutte ng’abbye omwana, ne yeetonda nti bamusonyiwe kuba bulijjo naye yeegomba okuzaala ku mwana.

 Lunkuse, maama w’omwana (waggulu) ate ku ddyo ye wa poliisi Mubi n’omwana, Samali Mutesi (ku kkono) gwe yabadde abbye.

Lunkuse, maama w’omwana (waggulu) ate ku ddyo ye wa poliisi Mubi n’omwana, Samali Mutesi (ku kkono) gwe yabadde abbye.

OMUWALA Samalie Mutesi, 20, olumukutte ng’abbye omwana, ne yeetonda nti bamusonyiwe kuba bulijjo naye yeegomba okuzaala ku mwana.

Yagambye nti obugumba bw’alina buva ku ddogo eryamusindikirwa nnyina, eyamusiba okuzaala era kino kye kyamuwalirizza okubba omwana.

Omwana ono gwe yabadde abbye wa Zaituni Lunkuse ow’e Nambale mu Iganga nga Mutesi yamulabirizza ng’afumba emigaati n’agenda ewuwe n’abbayo omwana.

Poliisi y’e Iganga yakutte Mutesi oluvannyuma lwa baliraanwa be okumulaba ne bbebi ng’ate tebamulabangako na lubuto, era n’aggalirwa nga bwe bakyamunoonyerezaako.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Munnayuganda abadde amansa ...

“Bannayuganda abasukka mu 20 be baakafa Corona e South Africa okuli; Caroline Nantongo abadde amanyiddwa nga Hajjati...

Gav't etumizza ekyuma ekyey...

GAVUMENTI etumizza ekyuma ekifulumya kemiko ezeeyambisibwa mu kukebera obulwadde bwa Corona n’endwadde endala....

Male Mabirizi

Mabirizi attunse ne Ssaabaw...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi asabye kkooti ya East Africa ezzeewo ekkomo ku myaka gya pulezidenti kubanga palamenti...

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....