TOP

Atambula n'ebiku ebiramu mu ccupa asobole okutunda eribitta

Added 2nd July 2016

Atambula n'ebiku ebiramu mu ccupa asobole okutunda eribitta

 Omuvubuka ng'alaga Kasitooma engeri eddagala ly'atunda bweritta ebiku

Omuvubuka ng'alaga Kasitooma engeri eddagala ly'atunda bweritta ebiku

“NZE okutambula n’ebiku n’ennyenje kinyambye nnyo abantu okukakasa eddagala lye ntunda anti mala kulaga sampo n’olyoka ogula”Alamanthan Masolo 18 atambuza eddaggala eritta ebiku n’ebiyenje bwe yategeezezza .

Masolo mutuuze wa mu kisenyi  ng’atambula n’ebbaafu omuli obucupa omuli eddagala eritta ebiku n’ebiyenje kyokka atambula n’akakebe omuli ebiku ebiramu n’ebiyenje ng’okukuguza eddagala asooka natta ekiku kimu n’okugula g’olabyeko nti likola , Masolo yasangiddwa Kawempe nga yategeezezza nti buli kacupa akatunda 2000/ Yagasseko nti eddagala lino alina mukwan o gwe alimuwa okulitunda naye olw’okuba  atambula n’akacupa omuli ebiku ebiramu n’ebiyenje abantu bamweyunira nnyo era olunaku akola 40,000/ era omulimu yakagumalamu emyezi ena ng’atambulira mu bitundu bye Bwaise , Kaleerwe, Katanga , Mpererwe ,Mulago, Nankulabye , Kasubi , Kawaala , Kyebando kuba eno abaayo bakaaba nnyo ebiku .

Masolo yagambye nti abavubuka bangi baswala okukola omuli gwe kyokka ye agwenyumirizzamu kuba abantu bangi bamutegedde ate tasula njala ekirala eddagala lya tunda likolebwa munnayuganda .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaleppuka n'ogwokulya mu n...

KKOOTI yamagye e Makindye yejjeerezza abajaasi bataano ababadde bavunaanibwa okukola olukwe okuvuunika gavument...

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Katikkiro, Charles Peter Mayiga ng’aliko by’ayogera ne Emmanuel Katongole mu kusabira Kitaka e Lubaga.

Kabaka atenderezza emirimu ...

SSAABASAJJA Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu egikoleddwa Francis Xavier Kitaka eyafa...