TOP

Abakristaayo mukomye okujajaamya emibiri gyammwe- Bishop Katumba

Added 12th July 2016

Abakulieitaayo mulekeraawo okujajaamya emibiri gyammwe-Bishop Katumba

BISHOP wa WEST Buganda omuggya Henry Katumba Tamale asabye abakurisitaayo okuwa emibiri gyabwe ekitiibwa era n'avumirira abo abajikozesa okufunamu ssente.

Bishop Katumba bino yabyogeredde mu Mmisa emusiibula  ku busumba bwe Kamuli ku kkanisa ya ST Peters Kamuli c/u gy'abadde w'obusumba  obwo era nga yasumuusiddwa eddala n'aweebwa ekya Bishop wa West Buganda  e Kako Masaka nga yeeyadidde omugenzi Bishop  Godfrey Makumbi mu bigere.  

Asabye abakurisitaayo okubeera abasaale mu kuzimba  e Kkanisa ng'ono alese yakunjaawo engombo ya ‘’Upesi Upesi ‘’ nga buli ky'akola abadde akikola mangu ate mu budde n'abasaba engombo eyo basigale nga bajitwala mmaaso watali.

Kumukolo guno kwetabidwako Ssabadinkoni we Luzira Membe Kijjambu, Ssabaganzi Salongo Eria Emmanuel Ssekitoleko wamu nabakurisito okuva makkanisa omusanvu agali wansi wobusumba buno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...