TOP

Eggombolola y'e Najja y'ekulembedde mu njaga e Buikwe

Added 17th July 2016

Eggombolola y’e Najja y’ekulembedde mu njaga e Buikwe

 Abamu ku baakwatiddwa ku kulima enjaga.

Abamu ku baakwatiddwa ku kulima enjaga.

EGgO MBOLOL A y’e Najja enokoddwaayo ng’esinga okulima enjaga mu disitulikiti y’e Buikwe. Kino kivudde ku poliisi okumala omwezi mulamba ng’ekuula emisiri gy’enjaga n’eremwa okugimalayo olw’obungi.

Abatuuze bagamba nti enjaga y’ebayimirizzaawo era akatale bakafuna. Enjaga eno bagirima mu bibira ate abalala mu maka gaabwe.

Ebimu ku byalo ebisinze okugirima kuliko Bisibi, Gamba, Tukulu ne Malima. Omuduumizi wa poliisi e Buikwe Samuel Madira akulembedde ekikwekweto kino agamba nti, bakuddeko gye basobodde.

Ssentebe wa sisitulikiti Mathias Kigongo agambye nti abasinga okulima enjaga bavubuka abavubi n’abaava mu buvubi nga bagirimira ku bizinga

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutaka Walusimbi alagidde ...

OMUKULU w'ekika ky'effumbe Omutaka Yusuf Mbirozankya Kigumba Walusimbi alagidde olukiiko olufuzi olw'ekika kino...

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...