TOP

Ddereeva bamukubye

Added 17th July 2016

Ddereeva bamukubye

ABABBI bapangisizza ddereeva wa Fuso okuva e Iganga okubatwala e Lugazi bwe batuuse mu bikajjo ne bamukuba ennyondo nga bagezaako okunyaga loole ye.

Hamis Mukwana 42, (mu katono) omutuuze w’e Bugiri, agamba nti omusajja yamupangisizza ne batikka obukuta bw’embaawo nga babutwala Lugazi wabula bwe baatuuse e Lugazi ne wavaayo omusajja omulala eyeefudde agenda okutikkula obukuta ne bamulagira okugivuga ng’agitwala mu bikajjo e Lugazi ku ssaawa 5:00 ez’ekiro ku Lwokusatu.

Agamba nti yafunye amaanyi n’abalwanyisa ‘ttanibboyi’ ye n’adduka nga bw’akuba enduulu aba bodaboda ne bajja era ababbi baddukidde mu bikajjo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...

Basse owa S3 ne balagirira ...

ABATEMU babuzizzaawo omuwala owa S3 okuva mu maka ga bakadde be ne bamusobyako oluvannyuma ne bamutta, omulambo...

Luzinda

Desire Luzinda tatudde!

OMUYIMBI Desire Luzinda abamu gwe baakazaako erya ‘Kitone’ naye nno tatuula. Bwe yabadde agogera ku bulamu bwe...

Kenzo

KENZO: Ayambalidde abamulan...

BWE yatuuse ku bamuvuma olw’okusisinkana Pulezidenti Museveni n’okumulangira okulya ssente, Kenzo yakangudde ku...