TOP

Bamufumise ekiso

Added 29th July 2016

Bamufumise ekiso

Omusuubuzi w’ebirime mu kabuga k’e Nyendo, Musa Badda (wansi) yatwaliddwa mu ddwaaliro e Masaka ng’ataawa oluvannyuma lw’okufumitibwa omuserikale wa SPC ekiso ky’oku mmundu. Kigambibwa Bosco Mpiima ye yamufumise nga kigambibwa yabadde amuggyako mmundu ye. Bino byabaddewo Lwakusatu.

Mpiima yabadde asindikiddwa kuva ku poliisi okuwerekera ku musuubuzi Teddy Navuga okuwaliririza Badda okumusasula 300,000/- z’abadde amubanja. Badda yagguddwaako omusango gw’okugezaako okubba emmundu ku muserikale ku fayiro SD/65/27/- 7/2016 ku poliisi e Masaka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...