TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Aba Ruparelia Foundation badduukiridde abaana abataliiko mwasirizi e Mulago

Aba Ruparelia Foundation badduukiridde abaana abataliiko mwasirizi e Mulago

Added 1st October 2020

Ekibiina ky’obwanakyewa ekya ‘’Ruparelia Foundation’’ kidduukiridde abaana mu ddwaliro e Mulago bwe kiwaddeyo ‘ampa’ 240 ziyambe mu kukuuma obuyonjo bw’abaana abali mu waada yabwe mu ddwaliro lino.

Ekibiina ky'obwanakyewa ekya  ‘'Ruparelia Foundation''  kidduukiridde abaana mu ddwaliro e Mulago bwe kiwaddeyo ‘ampa' 240  ziyambe mu kukuuma obuyonjo bw'abaana abali mu waada yabwe mu ddwaliro lino.

Akulira ekibiina kino Naiya Ruparelia agambye nti kino kikoleddwa okuyamba abaana bano okuba abasanyufu. ‘'Bano baana bato. Kirugi nti bangi bagezaako okulwanirira obulamu bwabwe'' bwe yategeezezza.

Yagambye nti ekibiina kino kibadde kigabira abaana bano ampa buli myezi esatu naye waliwo esuubi nti bajja kuzibagabiranga buli mwezi era nga bongera okuzibunyisa ne mu malwaliro amalala.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'e Kawempe balaajanye ku ...

okulaajana kuno baakukoze oluvannyuma lwa Ahmed Lukwago eyeegwanyiza ekifo ky’obwa kkansala bw’omuluka guno okukulemberamu...

Wakayima atangaazizza ku mp...

"Nze Wakayima Musoke Hannington Nsereko era abo abatidde akalulu bakkakkane kuba ffirimbi yavugga dda Kati tulinze...

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...

Paasita Ssennyonga ng'agugumbula Yiga mu lukung'aana lwa bannamawulire lwe yatuuzizza ku kkansisa ye

Okufa kwa Yiga kusajjudde e...

AKATAMBI Pasita Ssenyonga ke yakutte nga Yiga tannafa kongedde okusiikuula abasumba ne beetemamu ng’abamu boogerera...