TOP

Eddogo litabudde abafumbo

Added 4th December 2012

ABAFUMBO batabuse ne baanika obuziina bwabwe mu lujjudde omukazi bwalumirizza bba okwenyigira mu bikolwa eby’ekirogo.

ABAFUMBO batabuse ne baanika obuziina bwabwe mu lujjudde omukazi bwalumirizza bba okwenyigira mu bikolwa eby’ekirogo.

Aidah Nakalema omutuuze w’e Lukuli - Nanganda mu Ggombolola y’e Makindye ye yawawaabidde bba Lawrence Kyakonye mu FIDA ng’agamba nti ayitirizza okweraguza.

Ategeezezza nti omusajja ono aleeta abasawo b’ekinnansi mu maka gaabwe ne bakola ebyawongo nga omuli n’okusala embuzi n’endiga omusaayi ne bagumansa mu luggya kyokka nga bino byonna babikola abaana baabwe abato balaba.

Nakalema yategeezezza nti tamanyi kigendererwa kya musajja n’alaga nga bwafunye okutya kubanga ebintu byakola bisusse okuba eby’obulabe.

Bannamateeka bayise Nakalema ne Kyakonye okweyajula ku kitebe kya FIDA ku Lwokuna batunule mu nsonga zaabwe n’okulaba engeri gye bayinza okubayambamu amaka gaabwe obutasasika.

Eddogo litabudde abafumbo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aloysious Mukasa ( ku ddyo) ng’ayambaza owa bodaboda ekikoofiira kye yamuwa.

Abavuganya abayiye ssente m...

Mukasa avuganyiza ku kaadi ya NUP mu Lubaga South bw'omuzza mu kyama agamba nti bw'abalamu ssente ze yakasaamu...

Ekimu ku bizimbe by’omugagga. Mu katono ye Baseka ne Kisige

Eyanoba emyaka 30 akomyewo ...

MARY Norah Baseka baamukuba embaga mu 1981. Yatabuka ne bba n’anoba kati emyaka 30 egiyise. Wabula bwe yawulidde...

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...