TOP

Beeraliikidde okusenda lufula

Added 28th September 2011

Baagudde ku kiwandiiko ekiraga nti Basajjabalaba lufula yagiguza mugagga munne Dan Kwatampora Katarihwa. Ekiwandiiko kino ssentebe w’abasuubuzi Abby Mugumba yakisomedde mu lukiiko lwe baatuuziza mu kifo ekyo eggulo.

Okusinziira ku kiwandiiko, ekyapa ky’ettaka akatale kwe kali kyava mu

Baagudde ku kiwandiiko ekiraga nti Basajjabalaba lufula yagiguza mugagga munne Dan Kwatampora Katarihwa. Ekiwandiiko kino ssentebe w’abasuubuzi Abby Mugumba yakisomedde mu lukiiko lwe baatuuziza mu kifo ekyo eggulo.

Okusinziira ku kiwandiiko, ekyapa ky’ettaka akatale kwe kali kyava mu mannya ga Basajjabalaba nga July 31, 2008 ne kizzibwa mu mannya ga Katarihwa mu kisanja kya Alhaji Sebaggala nga meeya wa Kampala.

Mugumba yagambye nti bamaze okuwa balooya baabwe  ekiragiro okuwawaabira Basajjabalaba mu kkooti olw’okutunda ekifo kyabwe mu bukyamu.

Baaweze okugenda mu maaso n’okukuuma ekifo kyabwe kireme okuggalwawo kubanga waliwo amawulire agabadde gatandise okusaasaana nga galaga ng’omuggaga eyakigula bw’ayagala okuzimbawo ppaaka ya   bbaasi.

Baasabye Pulezidenti Museveni abataase abawe ekifo kyabwe kino bakyekulaakulanyize nga bw’aze akola ku butale obulala obubadde butundibwa mu bukyamu.


Beeraliikidde okusenda lufula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....