TOP

Ebbakuli kye ki?

Added 23rd September 2011

Ndowooza obuuza okukomba ebbakuli. Kano kakodyo ka mukwano, omusajja bw’asalawo okunywegera munne mu bitundu bye eby’ekyama. Akakodyo kano abaagalana bangi abakanyumirwa naye keetaaga okubeera nga muli bayonjo ate n’okakozesa ku muntu gwe weesiga yekka.

Olumu kayinza okuleeta koo

Ndowooza obuuza okukomba ebbakuli. Kano kakodyo ka mukwano, omusajja bw’asalawo okunywegera munne mu bitundu bye eby’ekyama. Akakodyo kano abaagalana bangi abakanyumirwa naye keetaaga okubeera nga muli bayonjo ate n’okakozesa ku muntu gwe weesiga yekka.

Olumu kayinza okuleeta kookolo w’emimwa oba emimiro. Munno bw’aba akaagala, ng’omwesiga kikole ate naye asaanye akkirize okukikukola  lwe mujja okunyumirwa.

Olabira ku ki ava mu bwenzi?

ABASAJJA bangi benda bakyala baabwe ne batamanya kye bakoze kyokka mpulira bagamba nti ye  omukazi bw’ayenda omusajja amutegeera mangu. Ssenga olabira ku ki omusajja ava okwenda?

Mwana wange, omuntu omwenzi olumu kizibu okumanya nti ava mu bwenzi. Wabula, abamu bakyusa enneeyisa yaabwe. Oli bulijjo bw’aba nga bw’akomawo tatuukira mu kinaabiro oba ng’okunaaba kwa mpaka, lw’avudde mu bwenzi ayinza okutuukira mu kinaabiro.

Abalala, bw’aba aboggoka bulijjo, kw’olwo abeera mukkakkamu. Naye bino tebimala kulaga muntu ava mu bwenzi. Buli omu yeeyisa bubwe ate abalala tebalina bubonero kw’oyinza kubakwatira.

Ebbakuli kye ki?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....