TOP

Walukagga acamudde Bannayuganda e Sweden

Added 20th September 2011

OMUYIMBI ‘Ever Smart’, Mathias Walukagga afuukudde Bannayuganda n’Abazungu e Sweden abeetabye mu mpaka z’olulimi Oluganda ezaategekeddwa mu kibuga Stockholm ekya Sweden gye buvuddeko.

Empaka zino zeetabiddwaamu Bannayuganda okuva mu Greece, Netherlands, Germany n’amawanga ga Bu

OMUYIMBI ‘Ever Smart’, Mathias Walukagga afuukudde Bannayuganda n’Abazungu e Sweden abeetabye mu mpaka z’olulimi Oluganda ezaategekeddwa mu kibuga Stockholm ekya Sweden gye buvuddeko.

Empaka zino zeetabiddwaamu Bannayuganda okuva mu Greece, Netherlands, Germany n’amawanga ga Bulaaya amalala. Walukagga yayitiddwa ne David Lutalo Kapaapaala okusanyusa abeetabye mu mpaka zino, era tebaabatimaye ne babakubira emiziki ne babasiima.

Empaka zaategekeddwa Mw. Musoke Kakande omukwanaganya wa Bannayuganda mu mawanga g’eBulaaya era zibeerawo buli mwaka.

Walukagga acamudde Bannayuganda e Sweden

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...