Yasinzidde ku televizoni ya Syria n’agamba nti abakwate be babadde bayamba abayeekera nga babawa obukodyo n’okubalagirira engeri y’olukwanamu.
Kyokka Minisita wa Bufalansa ow’ensonga ezebweru Alain Juppe ono yamuyise pokopoko wabyabufuzi n’asomooza basajja ba Gaddafi nti oba balina Abafalansa bano babalage nga bwe baagambye.
Basajja ba Gaddafi bawambye abazungu 17