TOP

Abayizi mubalabule ku biragala ebitamiiza

Added 27th July 2011

SSEBO BUKEDDE, Omuwendo gw’abayizi abakozesa ebiragala ebitamiiza gweyongera buli lukya era batuuse okusanga obuzibu mu biseera eby’omu maaso.

Abayizi batuuse okulemwa emisomo oba okusomera obwereere nga batabuse emitwe singa tebaalabulwe ng’obudde bukyali ne bakoma okubikozesa. Bwe

SSEBO BUKEDDE, Omuwendo gw’abayizi abakozesa ebiragala ebitamiiza gweyongera buli lukya era batuuse okusanga obuzibu mu biseera eby’omu maaso.

Abayizi batuuse okulemwa emisomo oba okusomera obwereere nga batabuse emitwe singa tebaalabulwe ng’obudde bukyali ne bakoma okubikozesa. Bwe kiba nti Gavumenti eremeddwa okulwanyisa ababitunda kati abazadde n’abasomesa buvunaanyizibwa bwammwe okubayamba nga mubalabula ku buzibu bwe bayinza okusanga nga babikozesa.

Abamu babikozesa kubanga baagala basobole okusomera ebbanga eggwanvu nga tebasumagira oba okusikirizibwa mikwano gyabwe ababikozesa.

Abayizi mubategekereyo emisomo egibalabula ate nammwe abazadde mugezeeko okubalabula sso si mulimu kugulekera basomesa bokka. Osanga enkola eno eneebazibula amaaso ne bakomya okubikozesa wadde baba bamanyi awokubisanga.
Allen Nakitto, Kampala.

Abayizi mubalabule ku biragala ebitamiiza

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Harold Kaija

Omukunzi wa FDC attiddwa mu...

AKULIRA okukunga abantu mu kibiina kya FDC mu disitulikiti y'e Lyantonde bamusse ne kireka ebibuuzo ku bigendererwa...

Minisita Namugwanya (mu kyenvu) n’omubaka Hussein (ku kkono) n’abamu ku bakulembeze abaalondeddwa.

Gavt. erondesezza akakiiko ...

GAVUMENTI erondesezza akakiiko ak'ekiseera ka bantu bataano mu St. Balikuddembe kagiyambeko okuddukanya akatale...

Amaka ga Kasango (mu katono) e Butabika mu munisipaali y’e Nakawa.

Obukama bwa Tooro buyingidd...

OLUVANNYUMA lwa ffamire okulemererwa okutuuka ku kukkaanya ku by'okuziika munnamateeka Bob Kasango eyafiira mu...

Florence Nabakooza bba Shafique Wangoli yakwatiddwa ng’ali lubuto.

Abaabulwako abaabwe olukala...

ABANTU abaabulwako abaabwe tebamatidde n'olukalala minisita w'ensonga z'omunda mu ggwanga Gen. Jeje Odong lwe yayajulidde...

Ku kkono; Hope Kitwiine, Mildref Tuhaise, Mercy Kainobwisho, Patience Rubagumya, Connie Kekihembo, Agnes Nandutu ne Irene Irumba.

Abakyala balaze ebirungi by...

ABAKYALA abali mu bifo by'obukulembeze mu by'obusuubuzi balaze okusomoozebwa abakazi kwe bayiseemu olwa corona...