TOP

Abamerika bakakasizza okuttibwa kwa muka Osama

Added 3rd May 2011

Mu kusooka kyabadde kitegeezeddwa nti Amal Ahamed al-Sadah 27, teyafudde wabula yalumiziddwa kyokka John Brennan omuwi w’amagezi owa Pulezidenti Barack Obama ku by’obutujju eggulo yagambye nti omukazi ono yafudde bin Laden bwe yamwekweseemu ng’alowooza kinaamuwonya okukubwa amasasi.

Bakomando olwamaze okwezza omulambo gwa Osama n’egyabasajjabe abalala abattiddwa mu kuwanyisiganya ebyasi okwamaze edakika nga 40 zokka ne beggyawo nga bakozesa ennyonyi ssatu ezabadde zisigaddewo oluvanyuma lw’emu okukubwa  abakuumi  ba Osama.

Abamerika baakutte n’abantu abalala bana okuli n’omukazi kuno kwe baagasse kompyuta ezaasangiddwa mu nnyumba eno ze baagambye nti bajja kuzeeyambisa okumanya ababadde bakolagana ne Bin Laden wamu n’ebyama ebirala ebikwata ku kabiina ke aka al Qaeda.

Abamerika bakakasizza okuttibwa kwa muka Osama

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...

Bannayuganda muve mu tulo -...

PULEZIDENTI Museveni akunze Bannayuganda okuva mu ttulo bataandike okusala amagezi g’okunoonya obuggagga n’asaba...

Gavana Mutebile

COVID19 ayigirizza Bannayug...

GAVANA wa bbanka enkulu Tumusiime Mutebile agambye nti Bannayuganda bagenda kukendeeza ku kumala gasasaanya nsimbi...

Nunda yeesize Katonda ku ky...

JACKSON Nunda olukutudde ddiiru ne URA FC n’asuubiza okuddamu okwaka nga bwe yali nga tannafuna buvune mu KCCA...

Golola

Golola alidde ogwa Tooro Un...

OMUTENDESI Edward Golola olumuwadde omulimu gwa Tooro United FC n’akomyawo banne bwe baawangula ekikopo ky’Essaza...