TOP

Kyeyune bamulemesezza okukutula mu Wakiso

Added 10th April 2011

Bakansala abaakulembeddwaamu Wakayima Nsereko (akiikirira Nansana Town Council) baategeezezza nti kyewuunyisa okulaba nga Kyeyune emyaka 10 gy’amaze mu buyinza abadde taleetanga kiteeso kikutulamu Wakiso okutuusa MunnaDP, Matia Lwanga Bwanika okulya obwassentebe.

Kyeyune ekiteeso yaky-anjizza m

Bakansala abaakulembeddwaamu Wakayima Nsereko (akiikirira Nansana Town Council) baategeezezza nti kyewuunyisa okulaba nga Kyeyune emyaka 10 gy’amaze mu buyinza abadde taleetanga kiteeso kikutulamu Wakiso okutuusa MunnaDP, Matia Lwanga Bwanika okulya obwassentebe.

Kyeyune ekiteeso yaky-anjizza mu lukiiko lwa bakansala olwatudde ku kitebe kya disitulikiti ku Lwokutaano. Yategee-zezza nti abantu baamutuukiridde nga baagala disitulikiti y’e Wakiso ekutulwemu batondewo disitulikiti endala bbiri.

Ekiteeso kyabadde kiraga nti ekitundu kya Busiro South kigenda kufuulibwa disitulikiti y’e Ntebe etwale amagombolola okuli Kasanje, Ssisa, Bussi, Katabi, Entebbe Division A ne Entebbe Division B.

Ekiteeso era ky’alaze nti Kyaddondo naye agenda kufuulibwa disitulikiti y’e Kasangati ng’eno etwala amagombolola okuli Nabweru, Nangabo, Gombe, Busukuma, Ssaabagabo Makindye, Nansana Town Council ne Kira Town Council.

Olwo disitulikiti y’e  Wakiso esigaze amagombolola munaana agali mu kitundu kya Busiro East ne Busiro North okuli Wakiso Town Council, Wakiso Sub County, Kakiri Town Council, Kakiri Sub County, Namayumba, Masuliita, Mende ne Nsangi.

Kyeyune bamulemesezza okukutula mu Wakiso

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Mulindwa ng'asaaza Idd e Luweero.

'Gavumenti eyalayidde erwan...

Sheikh Mulindwa ku muzigiti gw'e Kasana Luweero. Ba Samuel Kanyike           DISITULIKITI Khadi wa Luweero,...

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...