TOP

Nantume afuukudde ab’e Mukono

Added 26th December 2010

E Ggaba ku bbiici, aba Amarula baacamudde abantu naddala bwe baaleese omuvubuka Herbert Ssegujja eyageegeenyezza Pulezidenti Museveni n’asesa abantu okwagala okubalumya emitwe.

Obwedda buli lw’ayogera, ng’abantu basaakaanya nti, “We want another rap”. Olwo nga bageegeenya oluyimba lwa P

E Ggaba ku bbiici, aba Amarula baacamudde abantu naddala bwe baaleese omuvubuka Herbert Ssegujja eyageegeenyezza Pulezidenti Museveni n’asesa abantu okwagala okubalumya emitwe.

Obwedda buli lw’ayogera, ng’abantu basaakaanya nti, “We want another rap”. Olwo nga bageegeenya oluyimba lwa Pulezidenti Museveni olwa ‘Mpa enkoni’.

Ate ekyabadde mu ppaaka e Mukono, kyasusse mu kivvulu ekyatuumiddwa Meeya agabudde.

Abayimbi abaakulembeddwa Maureen Nantume owa Eagles Productions baakubye emiziki wamma gwe ekyalo ne kicanka-lana.

Ne meeya Jackson Muyanja Ssenyonga yayimbye. E Kanyanya, bbo baadigidiridde ku mazzi.

Nantume afuukudde ab’e Mukono

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...