TOP

Besigye ne Museveni be bamu - Mao

Added 19th December 2010

“Museveni buli gy’ayita ampita nfa nfe wa kyewaggula Kony ate Besigye yampise munywanyi wa Museveni. Eryanyi lye mbalaze batandise kunnyonoona,” Mao bwe yagambye.

Besigye bwe yabadde mu buvanjuba yagambye nti olw’okuba Mao yakolaganako ne Aggrey Awori, kitegeeza nti Mao naye kati akolagan

“Museveni buli gy’ayita ampita nfa nfe wa kyewaggula Kony ate Besigye yampise munywanyi wa Museveni. Eryanyi lye mbalaze batandise kunnyonoona,” Mao bwe yagambye.

Besigye bwe yabadde mu buvanjuba yagambye nti olw’okuba Mao yakolaganako ne Aggrey Awori, kitegeeza nti Mao naye kati akolagana ne Museveni.

 “Besigye yeerabidde nti Sebaggala yali musaale okumunoonyeza akalulu mu 2006 kyokka kati ali ne Museveni? Olwo naye agenda ewa Museveni?,” Mao bwe yabuuzizza.

Mao yagambye nti olw’okuba yeeraze ng’omukulembeze w’abawejjere, abavubuka n’abakyala, bavuganya n’abo batidde nnyo era kati Museveni ne munne Besigye amameeme gabakubagana.

Ku lipooti eyalaze nti Mao ku balonzi 100 alinako 3 bokka, yagambye nti oyo pokopoko wa Museveni ataliimu nsa.

 “Ffe abanoonya akalulu abantu batulaze nti Museveni baamuvaako dda, ebyafulumye byabulimba,” Mao bwe yagambye.

 “Akabonero kaffe ak’enkumbi kagenda kumukuba kyabugazi. Tugenda kukozesa enkumbi eno okusiguukulula emirandira gya Museveni kubanga kati tutandise okugyerura,” Mao bwe yagambye.

 

Besigye ne Museveni be bamu - Mao

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...