TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Basabye KCCA egobe Abayindi ku kakiiko ka Bat Valley

Basabye KCCA egobe Abayindi ku kakiiko ka Bat Valley

Added 19th September 2011

Baaloopedde Loodi Meeya, Erias Lukwago bwe yabadde alambula ekizimbe ky’essomero ekyabadde kimenyebwa Abayindi ab’ekibiina kya Shree Sanatan Dhama Madal.

Kigambibwa nti Abayindi b’ekibiina ekyo baasindise abazimbi ne batandika okumenya ekizimbe ky’essomero ekimu nga baagala bakifuule e

Baaloopedde Loodi Meeya, Erias Lukwago bwe yabadde alambula ekizimbe ky’essomero ekyabadde kimenyebwa Abayindi ab’ekibiina kya Shree Sanatan Dhama Madal.

Kigambibwa nti Abayindi b’ekibiina ekyo baasindise abazimbi ne batandika okumenya ekizimbe ky’essomero ekimu nga baagala bakifuule eddwaaliro kyokka tebakkiriziganyizza na bazadde.

Loodi Meeya Erias Lukwago yakkirizza okusaba kw’abasomesa n’akwanjula mu lukiiko lwa bakansala. Yagambye nti tasobola kuwagira agenderera kumenya wadde okusengula essomero era Abayindi bwe baba kye bagenderera yasembye bagobwe ku lukiiko.

Yagambye nti Abayindi tebakyalina bwannannyini bwonna ku ssomero lya Bat Valley kubanga Palamenti yalagira liizi yaabwe eyali yaggwaako KCC gye yazza obuggya esazibweemu.

Yagambye nti Palamenti yalagira ssente obukadde 220 Abayindi ze baali basasudde ku liizi zibaddizibwe.

Basabye KCCA egobe Abayindi ku kakiiko ka Bat Valley

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paapa Francis nga yaakatuuka  mu Iraq ku Lwokutaano.

Engeri Paapa gye yeesitudde...

PAAPA Francis ‘Baba al Vatican' (nga bwe bamuyita mu Iraq) ku bugenyi obwebyafaayo mu Iraq yasisinkanye n'omukulembeze...

Catherine Namaato baamusala Catherine okutu ng’ava okukola..

Abakuba obutayimbwa basitud...

BANNAKYOTERA beeraliikirivu olw'akabinja k'abanyazi akateega abantu nga bava okukola ne babakuba obutayimbwa ku...

Ssebwana Kiberu (ku ddyo) ng’akulembeddemu Bannabusiro okukola bulungi bwansi e Kajjansi.

Ssebwana akuutidde abavubuk...

OMWAMI wa Ssaabasajja atwala Essaza ly'e Busiro, Ssebwana Charles Kiberu Kisiriiza, akuutidde Abavubuka abaalondeddwa...

Abamu ku bavubuka abagambibwa okubbira ku bodaboda abakwatiddwa.

▶️ Akabinja k'aba bodabo...

AKABINJA k'ababodaboda ababbi katadde abasuubuzi mu Kampala ku bunkenke. Babbye ssente obuwumbi bubiri mu wiiki...

Omwami w’eggombolola y’e Ngogwe, Livingstone Kisekka (ali mu kyambalo okuli engabo) ng’alaga Omulangira Wasajja (mu ssuuti wakati)amakula ge baaleetedde Kabaka.

Wasajja ajjukiza Gavumenti ...

OMULANGIRA David Kintu Wasajja agambye nti Obwakabaka bwa Buganda bwennyamivu olwa gavumenti okuba nti ekyagaanye...