TOP

Musasule abawalimu - Minisita Muyingo

Added 27th September 2011

Muyingo bino yabyogeredde ku ssomero lya Namagabi SS mu disitulikiti y’e Kayunga abayizi bwe baabadde basindana mu mpaka z’okuyimba, katemba n’amazina mu mayumba gaabwe.

Muyingo bino yabyogeredde ku ssomero lya Namagabi SS mu disitulikiti y’e Kayunga abayizi bwe baabadde basindana mu mpaka z’okuyimba, katemba n’amazina mu mayumba gaabwe.

Yagambye nti waliwo abazadde abalina abaana mu masomero ag’Obusiraamu kyokka tebafaayo kusasula ssente ez’okuyimirizaawo Abawalimu abasomesa Oluwalabu kuba bano Gavumenti terina musaala gw’ebawa nga bateekeddwa kuyimirizibwawo bazadde.

“ Nga bwe mulabirira bapaasita, abaawule n’abalala bwe njagala mulabirire n’Abawalimu bano abasomesa abaana eddiini y’Obusiraamu, temubaleka kusiiwuuka kuba nabo omulimu gwe bakola gwa ttendo okuyigiriza abaana eddiini,” Muyingo bwe yakuutidde abazadde.

Yagambye nti mu kiseera kino Gavumenti esasulira abasomesa essomo ly’ebyeddiini erya CRE kyokka Abawalimu naddala mu masomero aga wansi ekyakirowoozaako. Yagambye nti gavumenti eri mu nteekateeka okukyusa ebisomesebwa essira balisse ku by’emikono abaana abafulumizibwa basobole okwetandikirangawo emirimu.

Musasule abawalimu - Minisita Muyingo

More From The Author

Ow

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...