TOP

Enkuba etonnye mu kivvulu kya Chameleone

Added 4th September 2011

Jose Chameleone yabadde ku Colline Hotel e Mukono ku Lwomukaaga, mu kimu ku bivvulu bye yategese okutongoza olutambi lwe ‘Mukisa gwo’. Ekivvulu ekyasoose kyabadde ku Hotel Africana mu Kampala.

Ate eggulo, yabadde Ntebe ku Resort Beach.
Chameleone yawerekeddwaako abayimbi abalala

Jose Chameleone yabadde ku Colline Hotel e Mukono ku Lwomukaaga, mu kimu ku bivvulu bye yategese okutongoza olutambi lwe ‘Mukisa gwo’. Ekivvulu ekyasoose kyabadde ku Hotel Africana mu Kampala.

Ate eggulo, yabadde Ntebe ku Resort Beach.
Chameleone yawerekeddwaako abayimbi abalala omuli Eddie Kenzo, Papa Cidy, Rocky Giant n’abalala.

Chameleone yeewaanye nti enkuba okutonnya, kiraga nti wa mukisa!

Enkuba etonnye mu kivvulu kya Chameleone

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi (mu katono) empya.

Enkalu zeeyongedde ku mmoto...

EBY'EMMOTOKA ya Bobi Wine bijjulidde kkooti erina okuyisa ekiragiro ekiwaliriza nnannyini yo okugizzaayo mu kitongole...

Muzaata ne Bakazi be Kluthum ne Bugirita

Ekiraamo kya Muzaata kirees...

SHEIKH Umar Swidiq Ndawula asomye ekigambibwa okuba ekiraamo kya Sheikh Nuhu Muzaata ne kyongera okusajjula embeera...

Abayizi lwe baababuulidde ku Lwokutaano.

Abayizi ba S4 batandise lee...

OLWALEERO abayizi ba S4 lwe batandika okukola ebibuuzo by'akamalirizo bye bagenda okutuula okutuusa nga April 6,...

Ebimuli bya Hibiscus.

Abasuubula Hibiscus bayingi...

ENNAKU zino abantu bafaayo nnyo ku bulamu bwabwe nga kino kiyinza okuba nga kivudde ku ngeri ensi gy'ekulaakulanye...

▶️ Omugagga Lwasa: Mukazi w...

OMUGAGGA Emmanuel Lwasa ow'e Masaka w'osomera bino nga mugole. Ku Lwomukaaga yabitaddemu engatto ng'awerekerwako...