TOP
  • Home
  • Amawulire
  • DIRECTORyggJSemakulaMusisiAb’e Makindye basalidde munnaabwe ogw’okufa

DIRECTORyggJSemakulaMusisiAb’e Makindye basalidde munnaabwe ogw’okufa

Added 14th July 2011

Aba bodaboda baamukutte ne bamukuba ne bamutwala mu lukiiko lw’ekyalo olw’ebyokwerinda olwabadde lutudde ku Ssande.

Jjagwe agamba olwabatuusa e Lugazi ne beesogga bbanka ng’alowooza nti bagenda kuggyayo ssente wabula yagenda okulaba nga babagoba emisinde ne babula olwo ekiruyi ne b

Aba bodaboda baamukutte ne bamukuba ne bamutwala mu lukiiko lw’ekyalo olw’ebyokwerinda olwabadde lutudde ku Ssande.

Jjagwe agamba olwabatuusa e Lugazi ne beesogga bbanka ng’alowooza nti bagenda kuggyayo ssente wabula yagenda okulaba nga babagoba emisinde ne babula olwo ekiruyi ne bakimumalirako era poliisi ye yamutaasa n’atwalibwa mu ddwaaliro ng’ataawa.

Sam Ssemambo agambibwa okuba omubbi eyategeezezza nti akola bitanda ku lw’e Busaabala bakira yeegayirira abatuuze obutamutta asobole okulonkoma banne.

Owebyokwerinda Vincent Mubiru yalemesezza abatuuze okutta Ssemambo nga bagamba nti tebalina kutwalira mateeka mu ngalo.

Olukiiko olwaggaddwaawo abatuuze ne bagaana okuvaawo nga baagala okutta Ssemambo kyokka abakulembeze ne bamuddusa okumutwala ku poliisi e Katwe naye ne babawondera. Mubiru yayise poliisi eyazze n’egumbulula abaabadde baagala okumutta.

DIRECTORyggJSemakulaMusisiAb’e Makindye basalidde munnaabwe ogw’okufa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...