TOP

Abayizi beediimye e Bushenyi

Added 12th July 2011

Kiddiridde omukulu w’essomero,  Mw. Wavah Richard Tumusiime okukyusa abasomesa n’aleeta abalala  ekitaasanyusizza bayizi.

Abayizi baalumbye ofiisi y’omukulu w’essomero n’ebipande nga bamulanga okulya enguzi n’okwemulugunya nti akawunga ke balya n’ebijanjaalo tebiri ku mu

Kiddiridde omukulu w’essomero,  Mw. Wavah Richard Tumusiime okukyusa abasomesa n’aleeta abalala  ekitaasanyusizza bayizi.

Abayizi baalumbye ofiisi y’omukulu w’essomero n’ebipande nga bamulanga okulya enguzi n’okwemulugunya nti akawunga ke balya n’ebijanjaalo tebiri ku mutindo.
Omumyuka wa RDC mu Disitulikiti y’e Bushenyi.  Muky.  Midius Rubanda  eyasisinkanye abayizi bano yabakuutidde okudda ku ssomero n’obutagezaako kwonoona bintu, kyokka olwazzeeyo ne batabuka ne babaaga embuzi musanvu ssaako okumenya sitoowa, ekyavuddeko Rubanda okubagoba ku ssomero.

Omukulu w’essomero yategeezezza nti waliwo abasomesa abaakyusibwa abaali tebaagala kuva mu ssomero lino abaagezaako okukuma mu baana omuliro, n’agumya nti embeera egenda kudda mu nteeko.

Abayizi beediimye e Bushenyi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.