TOP

Yeegaanyi okutta muganzi we

Added 22nd June 2011

Tonku yategeezezza omulamuzi Rugadya Atwoki owa Kkooti Enkulu nti omugenzi Karamuzi yamusaba abeereko ewuwe wakati wa January 17, 2010 ne January 30, 2010 n’amukkiriza era nga yatuuka mu maka ge nga January 18, 2010.

Bino yabyogedde yeewozaako ku bigambibwa nti yeegatta ne Fred Sempijja, e

Tonku yategeezezza omulamuzi Rugadya Atwoki owa Kkooti Enkulu nti omugenzi Karamuzi yamusaba abeereko ewuwe wakati wa January 17, 2010 ne January 30, 2010 n’amukkiriza era nga yatuuka mu maka ge nga January 18, 2010.

Bino yabyogedde yeewozaako ku bigambibwa nti yeegatta ne Fred Sempijja, eyali akola mu ssamba ye ne batta Karamuzi.

Yannyonnyodde kkooti nti yakoma okumulaba ku makya ga January 22, 2010 era nga yamuleka atudde mu ntebe n’agenda ku mulimu.

Eno gye yava okugenda mu lumbe lwa mukwano gwe eyali afudde.

Tonku yategeezezza nti okuva olwo taddangayo waka kubanga landiroodi yali amu-banja, obukadde busatu era okufa kwa Karamuzi yakutegeera January 30, bwe yakwatibwa ng’agenze okweyimirira mukwano gwe.

Sempijja yasazeewo kusirika. Abajulizi 17 be baaleetebwa okulumiriza abantu bano ku musango gwe bagambibwa okuzza nga January 26, 2010, mu Zooni ya Kijjwa e Bukasa.

Yeegaanyi okutta muganzi we

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssekabembe ng’alaga ezimu ku keeki eziwedde okuyooyootebwa.

Ssekabembe eyatandika ne 25...

SINKANA Brenda Sekabembe alina emyaka 42 nga ye mutandisi wa kkampuni ekola keeki eya Bake for Me esangibwa mu...

Poliisi ng’ewalabanya omu ku baaziikudde omulambo gwa Ssali.

▶️ Poliisi egugumbudde abaa...

AMASASI ganyoose mu kuziika nga poliisi egumbulula ebbiina ly'abavubuka abeeridde omuguju ne baziikula omulambo...

Abamu ku basuubuzi abaalumbye ofi isi ya Kushaba.

▶️ Omukazi eyawambye akatal...

MINISITA wa Kampala alagidde omukyala Suzan Kushaba okwamuka mu bwangu ofi isi za KCCA ze yawambye ne yeerangirira...

Abakungu okuva mu kitongole ky’ebyobulamu oluvannyuma lw’eddagala erigema COVID 19 okutuuka mu ggwanga. Baabadde ku kisaawe e Ntebe.

▶️ Okugema Corona kutandika...

BANNAYUGANDA babagumizza ku ddagala erigema corona eryatuuse mu ggwanga nga bwe litalina buzibu eri obulamu bw'abantu....

Omugenzi Kalulu n’omu ku bakazi be.

Owa capati asse gw'asanze a...

OMUSAJJA ow'abakazi ababiri bamufumise ekiso n'afa oluvannyuma lw'okukwatibwa lubona ne muk'omusajja gw'agambibwa...