TOP

Awoza gwa kutta muganzi we

Added 17th June 2011

Omulamuzi Rugadya Atwooki owa Kkooti Enkulu y’alagidde Tonku ne Fred Ssempijja, eyali akola mu ssamba ye, okuwa oludda lwabwe oluvannyuma lw’oludda oluwaabi okuko-mekkereza obujulizi bwalwo obwabaddemu abantu 17.

Kigambibwa nti omusango baaguzza nga January 26, 2010, mu zooni ya Kij

Omulamuzi Rugadya Atwooki owa Kkooti Enkulu y’alagidde Tonku ne Fred Ssempijja, eyali akola mu ssamba ye, okuwa oludda lwabwe oluvannyuma lw’oludda oluwaabi okuko-mekkereza obujulizi bwalwo obwabaddemu abantu 17.

Kigambibwa nti omusango baaguzza nga January 26, 2010, mu zooni ya Kijjwa e Bukasa, bwe batta Brenda Karamuzi omulambo gwe ne baguziika ku kinnya kya kazambi.

Nga January 30, omusajja eyali azze okufuuyira ye yagwa ku mulambo mu maka ga Nkurungira ge yali apangisa mu kitundu kino.

Mu bajulizi abaaleeteddwa mwe muli n’omuserikale wa poliisi eyaggya ku Ssempijja sitatimenti mwe yakkiririza nti ye yasanga Tonku amaze okusiba omulambo kwa Karamuzi mu ssuuka n’amuyambako okugusitula  ne bagussa mu kinnya kino.

Bombi baakwewozaako ku Mmande nga June 20.

Awoza gwa kutta muganzi we

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eby'omulambo gwa Looya eyaf...

Bya Stuart Yiga OMULAMBO gwa munnamateeka Bob Kasango eyafiiridde mu kkomera e Luzira ku Lwomukaaga oluwedde...

Kaweesa owa Lubaga (ku kkono) ne Tumusiime owa Kampala Central n’ekiwandiiko.

Bakoze lipooti ku kugwa kwa...

ABAVUBUKA ba NRM mu Kampala, nga bakulembeddwaamu Mahad Kaweesa eyakwatira ekibiina kya NRM bendera ku Bwammeeya...

Loole ya UPDF okwabadde abajaasi eyagudde. Mu katono ye Lt. Wandera.

Abajaasi 50 bagudde ku kabenje

ABAJAASI ba UPDF 50 baagudde ku kabenje ne bafuna ebisago eby’amaanyi. Akabenje kaagudde Nabiswa ku luguudo oluva...

Mmande ne mukyala we.

Ssentebe Mande akiggadde

SSENTEBE wa Kijabijo B mu munisipaali y’e Kira, Hannington Sseruwu Mande bamujjukizza bye yayitamu ng’atokota mukyala...

Abawagizi ba Tumwesigye nga basaba.

Abawagizi b'eyavuganya mu B...

ABAWAGIZI ba Fred Tumwesigye (afukamidde) eyavuganya ku ky’omubaka wa palamenti owa Buwekula South bamusazeeko....