TOP

Ssekyewa tomalaako - Stecia

Added 12th June 2011

STECIA Mayanja ajereze Ssekyewa obutamalaako era talina busobozi bulabirira mukazi kye yava amusuulawo n’agenda n’omusajja omulala.

Ne Ssekyewa kwe kuzza omuliro n’amugamba nti alimba kubanga okuva lwe yava mu bulamu bwe takyanyirira ate yafiirwa n’emikisa mingi.

Abayimbi baabadde

STECIA Mayanja ajereze Ssekyewa obutamalaako era talina busobozi bulabirira mukazi kye yava amusuulawo n’agenda n’omusajja omulala.

Ne Ssekyewa kwe kuzza omuliro n’amugamba nti alimba kubanga okuva lwe yava mu bulamu bwe takyanyirira ate yafiirwa n’emikisa mingi.

Abayimbi baabadde ku Lugya Gardens e Bulenga ku Lwokutaano era buli omu obwedda akuba ennyimba ezikoona munne olwo enduulu n’etta abalabi kyokka ng’abasinga bawagira Ssekyewa nti yakola bulungi okukyawa Stecia.

Ssekyewa tomalaako - Stecia

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Katikkiro Mayiga ng’ayogera.

▶️ Ebibuuzo 10 eri Katikkir...

ABATAKA abakulu b'ebika n'abantu ab'enjawulo bavuddeyo ku byayogeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga ku mbeera...

Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza.

▶️ Fr. Musaala ng'akulembed...

▶️ Fr. Musaala ng'akulembeddemu okusinza mu Lutikko e Lubaga.

Abamu ku ba NUP e Jinja.

Aba NUP bamalirizza olusiri...

PULEZIDENTI wa NUP, Robert Kyagulanyi Sentamu asabye bannakibiina abalondebwa ku mitendera egy'enjwulo naddala...

Ennyanja ya Kabaka.

Abadde adduka ekikwekweto a...

ABADDE adduka ekikwekweto kya poliisi ne LDU mu Ndeeba agudde mu nnyanja ya Kabaka mu Ndeeba n'afiiramu. Brian...

Ggoolokipa wa KCCA Charles Lukwago ng’abuuse okulemesa aba Villa okumuteeba.

KCCA ne Villa zeenyooma

Egyazannyiddwa mu liigi URA 3-1 BUL Kitara 0-3 Vipers Leero (Ssande) KCCA - Villa, Lugogo 10:00 KCCA ne...