TOP

Ndi mugazi

Added 5th May 2011

Nnimba abasajja nti kuzaala naye nga nkimanyi nti yali musajja. Nnyamba ku nsonga eno kuba sikyasobola kwagala musajja yenna olw’obugazi buno. Ate eddagala ligaanyi ne ssente zigenze nnyingi ku nsonga eno. Nkole ntya?

Nnimba abasajja nti kuzaala naye nga nkimanyi nti yali musajja. Nnyamba ku nsonga eno kuba sikyasobola kwagala musajja yenna olw’obugazi buno. Ate eddagala ligaanyi ne ssente zigenze nnyingi ku nsonga eno. Nkole ntya?

 

NG’OLABYE n’ekizibu kino. Okusookera ddala newankubadde abakyala bangi tebakimanyi naye buli mukyala alina okufuna ekiseera ne yezza mu sayizi entuufu. Mu butuufu abasajja baagala nnyo okwegatta n’omukyala nga wa kigero nga bawulira akabugumu oba obukyala nga bumukutte bulungi. Bw’omala okuzaala olina okweza mu sayizi ne bw’oba ng’ovudde mu nsonga era oba olina okwezza. Kino okikola nga omiima ebinywa by’omu bukyala buli lw’ofuna obudde.

Ndi mugazi

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...