TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ab’oludda oluvuganya beekandazze mu palamenti ku lipooti ya CHOGM

Ab’oludda oluvuganya beekandazze mu palamenti ku lipooti ya CHOGM

Added 13th April 2011

Owebyobulimi obulunzi n’obuvubi Muky.Hope Mwesigye Ruhindi, omubeezi ow’ebyobulambuzi, Mw. Sarapio Rukundo, omubeezi ow’amawanga ag’omuliraano, Isaac Musumba n’omubeezi ow’ebyenguudo, Ying.John Byabagambi, ababaka b’oludda oluvuganya bonna nga bakulemberwamu Nampala waabwe, Kassiano Wa

Owebyobulimi obulunzi n’obuvubi Muky.Hope Mwesigye Ruhindi, omubeezi ow’ebyobulambuzi, Mw. Sarapio Rukundo, omubeezi ow’amawanga ag’omuliraano, Isaac Musumba n’omubeezi ow’ebyenguudo, Ying.John Byabagambi, ababaka b’oludda oluvuganya bonna nga bakulemberwamu Nampala waabwe, Kassiano Wadri ne bafuluma aba NRM baasigaddemu bokka.

Theodore Ssekikubo (NRM Lwemiyaga), Henry Banyenzaki NRM Rbanda West) ne Wilfred Nuwagaba (NRM Ndorwa West) abaabadde n’ekiteeso ku Lwokubiri nga kyagala ensonga za CHOGM zisindikwe ewa Kaliisoliiso wa gavumenti, bambega ne Ssaabwaabi, era bazzeemu buto kyokka Minisita w’obutebenkevu Mw. Amama Mbabazi n’abategeeza nti ekyo si kipya kuba ne Cecilia ogwal kye yali ayagala omwaka oguwedde ne kirema.

Ab’oludda oluvuganya beekandazze mu palamenti ku lipooti ya CHOGM

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasumba nga banyokeza akabaani okwetoloola mulambo gwa Ssaabasumba

Fr. Ssajjabbi annyonnyodde ...

OMUSUMBA Severus Jjumba bwe yabadde tannatandika Mmisa ya kusabira mwoyo gwa Ssaabasumba Dr. Cyprian Kizito Lwanga...

Kalidinaali Wamala

Kalidinaali Emmanuel Wamala...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala akungubagidde Ssaabasumba Dr.Cyprian Kizito Lwanga eyamuddira mu bigere  n'alaga ennyiike...

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga

Omugenzi Ssaabasumba Lwanga...

ENTEEKATEEKA z'okuziika Ssaabasumba Dr .Cyprian Kizito Lwanga ziwedde, olukiiko oluzikolako bwe lutegeezezza ng'...

Obutebe nga butegekeddwa ku Lutikko e Lubaga awagenda okuziikibwa Ssaabasumba Lwanga (mu katono) enkya.

Enteekateeka z'okuziika Ssa...

ENTEEKATEEKA z'okuwerekera Dr. Cyprian Kizito Lwanga abadde Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala zigenda mu...

Todwong ng'ayogera eri ababaka abalonde olwaleero.

Ababaka abayonsa bagaaniddw...

ABABAKA abayonsa bagaaniddwa okwetaba mu lusirika lw'akabondo ka NRM aka palamenti enkya  e Kyankwanzi, wabula...