TOP

Abaana mubatandise okusoma nga bato

Added 20th March 2011

NSABA abazadde mutwale abaana ku masomero nga bakyali bato baleme kufuna buzibu.
Abaana abamu bwe bakula balaba tebakyagya mu bibiina ebimu era oluusi kivaako obutassaayo mwoyo kuba aba yeetya.

Abaana abato bamanyi n’okubajerega ne babalemesa okusoma.
Obuzibu buno buba nnyo ku bawala.

NSABA abazadde mutwale abaana ku masomero nga bakyali bato baleme kufuna buzibu.
Abaana abamu bwe bakula balaba tebakyagya mu bibiina ebimu era oluusi kivaako obutassaayo mwoyo kuba aba yeetya.

Abaana abato bamanyi n’okubajerega ne babalemesa okusoma.
Obuzibu buno buba nnyo ku bawala. Bw’asuna amabeere waliwo ebibiina by’aba tayagala kutuulamu kuba alaba ng’akuliridde.

Abaana abamu omusomesa bwamugamba ekintu tayagala kukikkiriza kuba aba alaba bya kito nnyo. Era abamu basunguwala ne baagala okukuba abasomesa.

Engeri Pulezidenti bwe yassaawo enkola ya bonna Basome abaana mubatwale nga bukyali muleme kwekwasa ssente za fiizi kuba gano ga bwereere.

Omwana oyinza obutamutwala mu masomero ng’ago n’omutwala n’ayiga ebyemikono kuba nabyo bijja kumuyamba okweyimirizaawo mu biseera eby’omu maaso.

Harriet Nakalema,
Masaka.

Abaana mubatandise okusoma nga bato

More From The Author

Ow

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akatale k'e Tororo akawemmense obukadde 28.

Olwaleero Pulezidenti Musev...

Olwaleero Pulezidenti Museveni agguddewo akatale e Tororo akatuumidwa Tororo Central Market . Akatale kano kazimbidwa...

Abantu nga basanyukira Pulezidenti Museveni e Tororo olwaleero.

Pulezidenti Museveni bamwan...

Abawagizi ba NRM e Tororo balaze pulezidenti Museveni omukwano ,abamu balabiddwaako nga bonna beesize langi ya...

Agamu ku maka agatikkuddwaako obusolya.

Enkuba egoyezza amaka agaso...

Abatuuze b' e Kasubi mu munisipaali y'e Lubaga mu  maka agasoba mu 50 basigadde bafumbya miyagi oluvannyuma lwa...

Mugoya ng'ayozaayoza Dr. Ssengendo.

Dr. Ssengendo alayiziddwa k...

Dr. Ahmed Ssengendo  akulira yunivaasite y'e Mbale  alayiziddwa ku bumyuka bwa Ssaabawandiisi w'ekibiina  ekitwala...

Sheikh Muzaata

Sheikh Muzaata talina Coron...

ABASAWO boogedde ku mbeera ya Sheikh Nuhu Muzaata. Akyajjanjabirwa mu kisenge ky'abayi olwa ssukkaali ayongedde...