Ssempijja ng’atuuse ku poliisi yagambye nti Makanga yalemedde ssente ze 5,000/- abantu be yakoledde emirimu ze baamukwasizza azimuwe.
Wabula Makanga yeegaanyi okubaako ne ssente za baamuteresezza. Ssempijja yagguddwako omusango gw’okulumya omuntu ku fayiro nnamba SD:10/16/03/2011 oluvannyuma n’aggalirwa.
Â
Afumise munne ekyuma ku mutwe