TOP
  • Home
  • Amawulire
  • ‘Gavt. efeeyo ku baana b’abanaku e Makerere’

‘Gavt. efeeyo ku baana b’abanaku e Makerere’

Added 17th January 2011

Kagonyera era yasabye gavumenti n’abantu bonna okutema empenda z’okusobozesa abaana b’abanaku nabo okufuna omukisa okusomako ku yunivaste.

N’agamba nti abaana gavumenti b’eweerera ku yunivasite eky’ennaku ate beebo abava mu maka agatali manaku agasobola okuweerera abaana mu masomero g

Kagonyera era yasabye gavumenti n’abantu bonna okutema empenda z’okusobozesa abaana b’abanaku nabo okufuna omukisa okusomako ku yunivaste.

N’agamba nti abaana gavumenti b’eweerera ku yunivasite eky’ennaku ate beebo abava mu maka agatali manaku agasobola okuweerera abaana mu masomero ga pulayimale ne siniya ag’ebbeeyi agali mu Kampala n’awala ne bayita obulungi okugenda ku yunivasite ate gavumenti n’eyongera okubagonnomolako omusimbi ng’ebaweerera n’erekawo abanaku.

Mu kutikkira kw’eggulo abayizi 46 baafunye diguli ey’okusatu (phD) n’abalala ne bafuna diguli eza bulijjo n’abalala dipuloma.  Omumyuka wa cansala wa yunivasite, Polof. Venansius Turyamuleeba yagambye nti ku mulundi guno buli muyizi eyafunye diguli agenda n’ebbaluwa ze ez’obuyigirize.

‘Gavt. efeeyo ku baana b’abanaku e Makerere’

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...